Luke 22:21-23

21 aNaye muwulire kino. Omuntu agenda okundyamu olukwe atudde wano nange ku mmere. 22 bKigwanira Omwana w’Omuntu, okufa nga Katonda bwe yateekateeka. Naye zimusanze omuntu oyo amulyamu olukwe.” 23Awo abayigirizwa ne batandika okwebuuzaganya bokka na bokka nti ani ku bo ayinza okukola ekintu ng’ekyo!

Copyright information for LugEEEE